surah.translation .

1. Gamba nti, nsaba obukuumi ewa Katonda afuga okukya kw’obudde.
2. Mu bubi bw’ebyo bye yatonda.
3. Ne mu bubi bw’ekiro nga kikutte.
4. Ne mu bubi bw’abakazi abalogo abasiba ebifundikwa (ne babifuuwamu nga balaamiriza).
5. Ne mu bubi obuva mu mukozi wensaalwa ng'akoze ensaalwa.