ﰡ
                                                                                        
                    
                                                                                    1. Olabye oyo alimbisa olunaku    lw'enkomerero.
                                                                         
                                                                                                                                        
                    
                                                                                    2. Oyo nno y’oyo awalagganya ba mulekwa.
                                                                         
                                                                                                                                        
                    
                                                                                    3. Era nga takubiriza kuliisa banaku.
                                                                         
                                                                                                                                        
                    
                                                                                    4. Okubonaabona kuli ku abo abasaala,
                                                                         
                                                                                                                                        
                    
                                                                                    5. Nga balagajjalira e sswala zaabwe.
                                                                         
                                                                                                                                        
                    
                                                                                                                                        
                    
                                                                                    7. Era abamma bannaabwe ebintu    ebitasaana kumma.