surah.translation .

1. Ku lw'empangaala ya ba Kuraish.
2. Empangaala yaabwe eyalimu okutambula engendo mu butiti ne mu kyeya.
3. Bateekwa basinze Katonda nannyini nyumba eno (Kaaba).
4. Katonda eyabawa eby'okulya, n’abawonya enjala, n’abawa e mirembe, ne bataba mu kutya.