surah.translation .

1. Olabye oyo alimbisa olunaku lw'enkomerero.
2. Oyo nno y’oyo awalagganya ba mulekwa.
3. Era nga takubiriza kuliisa banaku.
4. Okubonaabona kuli ku abo abasaala,
5. Nga balagajjalira e sswala zaabwe.
6. Abo abakola bandabe.
7. Era abamma bannaabwe ebintu ebitasaana kumma.