ترجمة معاني سورة الفيل باللغة اللوغندية من كتاب الترجمة اللوغندية - المؤسسة الإفريقية للتنمية . ﰡ ﮍﮎﮏﮐﮑﮒﮓ ﰀ 1. Tewamanya Katonda kyeyakola eggye ly’enjovu? ﮕﮖﮗﮘﮙ ﰁ 2. Enkwe zaabwe tezaagwa butaka? ﮛﮜﮝﮞ ﰂ 3. N'abasindikira e binnyonyi nga bijjira mu bibinja. ﮠﮡﮢﮣ ﰃ 4. Nga bibakanyugira amayinja amookye. ﮥﮦﮧ ﰄ 5. Nebafuuka nga omuddo ogagayiddwa ensolo ne gufuluma nga gufuuse obusa.