surah.translation .

1. (Gwe Nabbi Muhammad) bagambe nti Katonda ali omu mu bwa Katondabwe (era nga yye yekka ateekeddwa okusinzibwa).
2. Katonda y'akola ku byetaago by'ebitonde byonna.
3. Tazaala, era teyazaalibwa.
4. Era teri kintu kyonna kimwenkana.