Okuvvuunula Suura العصر mu اللوغندية okuva mu الترجمة اللوغندية - المؤسسة الإفريقية للتنمية
Verse 1
ﭑ
ﭒ
1. Ndayira omulembe (buli mulembe)
Verse 2
ﭓﭔﭕﭖ
ﭗ
2. Mazima ddala omuntu yenna gy’afa yenkana ali mu kufaafaaganirwa.
Verse 3
3. Okugyako abo abakkiriza Katonda (mu nzikiriza entuufu) ate ne bakola e mirimu emirungi, era ne balaamirigana okukoleranga ku mazima (mu bulamu bwabwe bwonna) era ne balaamiragana okubeera abagumikiriza (mu bulamu bwabwe bwonna).
تقدم القراءة