Okuvvuunula Suura القدر mu اللوغندية okuva mu الترجمة اللوغندية - المؤسسة الإفريقية للتنمية
Verse 1
ﭴﭵﭶﭷﭸ
ﭹ
1. Mazima ffe twassa Kur'ani mu kiro ekiyitibwa Layila-tul-kadri (e kiro ekyokugera era ekyekitiibwa).
Verse 2
ﭺﭻﭼﭽﭾ
ﭿ
2. Ye nno omanyi Layila-tul-kadri kye ki?
Verse 3
ﮀﮁﮂﮃﮄﮅ
ﮆ
3. Layila-tul-kadri kiro kirungi okusinga emyezi olukumi (1000).
Verse 4
4. Mu kiro ekyo, ba Mlayika bakka nga ne Jiburilu mwali ku lw’ekiragiro kya mukama waabwe (Katonda). Nga bajja na buli kiragiro.
Verse 5
ﮑﮒﮓﮔﮕ
ﮖ
5. Ekiro ekyo kya mirembe myereere, okutuusa obudde okukya.
تقدم القراءة