surah.translation .

1. Mazima ffe twakuwa e birungi e bingi, (mu ebyo mwe muli n'oluzzi Kauthara olw'omu jjana).
2. N'olwekyo wenywereze ku kusaala ku lwa Katondawo, era osale n’ebisolo, nga osaddaaka ku lwa Katondawo.
3. Mazima oyo akuwalagganya, (ng'akuvuma era n'okukujeeja) ye wenkuggu.