ترجمة معاني سورة النّاس باللغة اللوغندية من كتاب الترجمة اللوغندية - المؤسسة الإفريقية للتنمية . ﰡ ﮀﮁﮂﮃ ﰀ 1. Gamba nti, nsaba obukuumi okuva eri Mukama omulabirizi wa bantu. ﮅﮆ ﰁ 2. Omufuzi w'abantu ﮈﮉ ﰂ 3. Asinzibwa abantu. ﮋﮌﮍﮎ ﰃ 4. Amponye obubi bw’omulabankanya sitaani omwekwesi ﮐﮑﮒﮓﮔ ﰄ 5. Oyo alabankanya (e mitima egiri) mu bifuba by'abantu. ﮖﮗﮘ ﰅ 6. (Sitaani) ow’omu majiinni ne sitaani ow’omu bantu.